This memory

This memory

-0:00
Download

Lyrics

Introduction Oh! nah! nah! nah! nah! nah! Man Pollo per the beat again Emmason Walker Engines Mp beats avenue Verse one Tewerabira kalabo kange kenakutonera nkusabye kakuume. Okwagalana kwetandika nze naawe kyanaku okuyiye. Nesesa sesa negumya gumya naye tomanyi nti numwa! Nkyakwagala era nkyogeera kubanga kyekyindi kumutima. Nze sikyaalya nakulya, baby sikyaalya mere, ah sikyaanwa nakunwa ah! Mpozi nga ompade mwenge. Nasigala bwereere eh! Wandeka bwereere, baby wansanga bwereere eh! Neera ondese bwereere! eeeeehhhh! Chorus This memory is gonna last forever, (Kano akamuli tokerabiranga) Nights and days we spent together, (Kyekijukizo kyetwaleka kyoka) Hope one day we'll be together Nsubiza wendi okulinda ah!) This time it's gonna forever Nkwagala siri kyejjusa aha! Verse two Nsaba mukama akukwatireko eyo jooli bikuyise bulungi. Oyo eyakuntwalako musabye ekintu kimu anyambe akukuume bulungi. Ako ka face ko na'maaso go agekimbeejja mugambe abikwaate bulungi. Nze ekimbonyaboonya bulungi bwoolina no'mukwaano gwenina omunji. Naye wankyawira bwereere eh! Wananga bwereere! Baby onkaabiza bwereere eh! Ondajanyiza bwereere eeh! yeah! Tekyikirizika atenga kyenyamiza nti baby wandekawo munyumba! Ekintu kyeweyama atte wakyerabira mazima olinga nga eyanimba! Nze gwewali wabbulula ebuziba wenyanja laba nzizeeyo kukyitimba! Nakati kyansuukako ndinga eyasanyalala January mulaba nga December! Nasigaza kimu kati kubalibwa mubalemwa mpozi nakuswaala. Newadeyo okukola kyosaba okukulaga nti nkwetaaga, ahaaaah! Chorus This memory is gonna last forever, (Kano akamuli tokerabiranga) Nights and days we spent together, (Kyekijukizo kyetwaleka kyoka) Hope one day we'll be together, (Nsubiza wendi okulinda ah!) This time it's gonna be forever, (Nkwagala siri kyejjusa aha!) Verse three Kano akakomo kewampa ndi katunulako. Eyo ewala jogenda ndi kulindako. Nga ogudde kubuzibu ndi kusabirako baby bwendajaana nga ojanga nondabako X2 Wali wafuuka muntu wange eh! Twagabana nekuzange,nenkunyumiza nekubyaama byange eh, nga nkuyita munange X2 Chorus This memory is gonna last forever, (Kano akamuli tokerabiranga) Nights and days we spent together, (Kyekijukizo kyetwaleka kyoka) Hope one day we'll be together, (Nsubiza wendi okulinda ah!) This time it's gonna be forever, (Nkwagala siri kyejjusa aha!)

More by Emmason walker

Related Artists