Yeye Ecklass Morgan RQM Sijukira kuyomba nawe naye webwakya nonjabulirira Wanfumita biso mu mugongo era obulumi nkyabuwulira beibe Wankola bubi omutima wamenya Olwokutya okuswala nasilika Nakwesiga nyo Vanessa samanya no no Nali manyi nti ebyaffe by luberera Nga era manyi nti nze nawe tuliwangula Kati laba biwundu bya mutima byenina Beibe Nkunonyezanonyeza wambula Ku radio ntuse ne bi fananyi ntibye Kati ndi stuck nobwongo bwesibye Chorus Yegwe Mukwano Gwange Ownge gwenawa omutima Gwange Kati wagenda nomwoyo Gwange Onsule ku maggwa agafumita nga ebyabe Verse 2 Nze nali simanyi lulikya newefula Mutima neguzika tewali akoola Nkukubira akasimu ongamba tonkoya Mbu wakita (wafunayo Alina dollar) Endagano gyetwalina wajimenya Wansubiza obutandeka naye wakikola Kitaba kyamaziga mwendi mwenasigala Ndi mu komere wantekako empigu Ndi mu kizikiza ebirooto byantisa Wayogera mu lwatu nongamba nze asinga(beibe) You chose money over me Mutima Gwange waguzanyisa venny Mpaka bukadde kyekyali ekisubizo mummy I wonder why you compared me to money Chorus Verse 3 Ndaga leave love Amazima dear onfudde mutumbavu Lugendo lwamukwano okutali map Kwovugira omutima ondeka zi half Yeye Yeye Ecklass Morgan RQM Sijukira kuyomba nawe naye webwakya nonjabulirira Wanfumita biso mu mugongo era obulumi nkyabuwulira beibe Wankola bubi omutima wamenya Olwokutya okuswala nasilika Nakwesiga nyo Vanessa samanya no no Nali manyi nti ebyaffe by luberera Nga era manyi nti nze nawe tuliwangula Kati laba biwundu bya mutima byenina Beibe Nkunonyezanonyeza wambula Ku radio ntuse ne bi fananyi ntibye Kati ndi stuck nobwongo bwesibye Chorus Yegwe Mukwano Gwange Ownge gwenawa omutima Gwange Kati wagenda nomwoyo Gwange Onsule ku maggwa agafumita nga ebyabe Verse 2 Nze nali simanyi lulikya newefula Mutima neguzika tewali akoola Nkukubira akasimu ongamba tonkoya Mbu wakita (wafunayo Alina dollar) Endagano gyetwalina wajimenya Wansubiza obutandeka naye wakikola Kitaba kyamaziga mwendi mwenasigala Ndi mu komere wantekako empigu Ndi mu kizikiza ebirooto byantisa Wayogera mu lwatu nongamba nze asinga(beibe) You chose money over me Mutima Gwange waguzanyisa venny Mpaka bukadde kyekyali ekisubizo mummy I wonder why you compared me to money Chorus Verse 3 Ndaga leave love Amazima dear onfudde mutumbavu Lugendo lwamukwano okutali map Kwovugira omutima ondeka zi half Yeye