Lyrics
Yeye Ecklass Morgan RQM Sijukira kuyomba nawe naye webwakya nonjabulirira Wanfumita biso mu mugongo era obulumi nkyabuwulira beibe Wankola bubi omutima wamenya Olwokutya okuswala nasilika Nakwesiga nyo Vanessa samanya no no Nali manyi nti ebyaffe by luberera Nga era manyi nti nze nawe tuliwangula Kati laba biwundu bya mutima byenina Beibe Nkunonyezanonyeza wambula Ku radio ntuse ne bi fananyi ntibye Kati ndi stuck nobwongo bwesibye Chorus Yegwe Mukwano Gwange Ownge gwenawa omutima Gwange Kati wagenda nomwoyo Gwange Onsule ku maggwa agafumita nga ebyabe Verse 2 Nze nali simanyi lulikya newefula Mutima neguzika tewali akoola Nkukubira akasimu ongamba tonkoya Mbu wakita (wafunayo Alina dollar) Endagano gyetwalina wajimenya Wansubiza obutandeka naye wakikola Kitaba kyamaziga mwendi mwenasigala Ndi mu komere wantekako empigu Ndi mu kizikiza ebirooto byantisa Wayogera mu lwatu nongamba nze asinga(beibe) You chose money over me Mutima Gwange waguzanyisa venny Mpaka bukadde kyekyali ekisubizo mummy I wonder why you compared me to money Chorus Verse 3 Ndaga leave love Amazima dear onfudde mutumbavu Lugendo lwamukwano okutali map Kwovugira omutima ondeka zi half Yeye
Yeye
Ecklass Morgan
RQM
Sijukira kuyomba nawe naye webwakya nonjabulirira
Wanfumita biso mu mugongo era obulumi nkyabuwulira beibe
Wankola bubi omutima wamenya
Olwokutya okuswala nasilika
Nakwesiga nyo Vanessa samanya no no
Nali manyi nti ebyaffe by luberera
Nga era manyi nti nze nawe tuliwangula
Kati laba biwundu bya mutima byenina
Beibe
Nkunonyezanonyeza wambula
Ku radio ntuse ne bi fananyi ntibye
Kati ndi stuck nobwongo bwesibye
Chorus
Yegwe Mukwano Gwange
Ownge gwenawa omutima Gwange
Kati wagenda nomwoyo Gwange
Onsule ku maggwa agafumita nga ebyabe
Verse 2
Nze nali simanyi lulikya newefula
Mutima neguzika tewali akoola
Nkukubira akasimu ongamba tonkoya
Mbu wakita (wafunayo Alina dollar)
Endagano gyetwalina wajimenya
Wansubiza obutandeka naye wakikola
Kitaba kyamaziga mwendi mwenasigala
Ndi mu komere wantekako empigu
Ndi mu kizikiza ebirooto byantisa
Wayogera mu lwatu nongamba nze asinga(beibe)
You chose money over me
Mutima Gwange waguzanyisa venny
Mpaka bukadde kyekyali ekisubizo mummy
I wonder why you compared me to money
Chorus
Verse 3
Ndaga leave love
Amazima dear onfudde mutumbavu
Lugendo lwamukwano okutali map
Kwovugira omutima ondeka zi half
Yeye