Sibitegede

Sibitegede

Earthquake 2023
-0:00
Download

Lyrics

Intro: He he he Earthquake Lunabe Woyagala nkuwerawo Griks bakube Verse: Negomba okudamu nze okuba omuto Wama nyenya kabina wolwala nkujanjabe Naye nga full figure ki ekikuyombya Tova mawulire wafuka nte ya bato Chorus: Naye nga byoyimba obitegede oba omala gayimba Nange sibitegede mala gayimba Obitegede sibitegede mala gayimba (×2) Verse: Nze kuva mbuto nali nga mukatuliki Naye bwenakula laba neba nsilamula kilabika nze sidayo mu bukatuliki Wenyenye mpola ffe totuyila beer obigula obigula ebibigulemu kuba ebikwewanyisa ebyo nyama ya nvunyu DJ akayimba kakube tokolima abatakagala baleke bafulume hee mbade mbuza mwe abatuloga mufuna yo kukade ne mutukebelako temukyakola musiiba mu kuloga ummh wabula mutuloze singa twali bakuffa singa twaffa dda boom (wabula mutuloze) Chorus: Naye nga byoyimba obitegede oba omala gayimba Nange sibitegede mala gayimba Obitegede sibitegede mala gayimba (×2) Verse: Jajja wange yaffa anonya yesu Tatta wange anzade anonya yesu Nange nkuze nkyanonya yesu Kilabika tumuveko yesu Abana batya embuto mbu okusinga empeke Nafe tusabayo ko ku mwenge de Tugunywe tugulye ogumu tugwesige Kibwetere yayokya abantu otuka okufa hmm nze nga teyanjokya Osaba transport money nga simulina Amaja gotakoze gaba gakulumiraki he he he he he he he Chorus: Naye nga byoyimba obitegede oba omala gayimba Nange sibitegede mala gayimba Obitegede sibitegede mala gayimba (×2)
Intro:
He he he Earthquake Lunabe Woyagala nkuwerawo Griks bakube
Verse:
Negomba okudamu nze okuba omuto Wama nyenya kabina wolwala nkujanjabe Naye nga full figure ki ekikuyombya Tova mawulire wafuka nte ya bato
Chorus:
Naye nga byoyimba obitegede oba omala gayimba Nange sibitegede mala gayimba Obitegede sibitegede mala gayimba (×2)
Verse:
Nze kuva mbuto nali nga mukatuliki Naye bwenakula laba neba nsilamula kilabika nze sidayo mu bukatuliki Wenyenye mpola ffe totuyila beer obigula obigula ebibigulemu kuba ebikwewanyisa ebyo nyama ya nvunyu DJ akayimba kakube tokolima abatakagala baleke bafulume hee mbade mbuza mwe abatuloga mufuna yo kukade ne mutukebelako temukyakola musiiba mu kuloga ummh wabula mutuloze singa twali bakuffa singa twaffa dda boom (wabula mutuloze)
Chorus:
Naye nga byoyimba obitegede oba omala gayimba Nange sibitegede mala gayimba Obitegede sibitegede mala gayimba (×2)
Verse:
Jajja wange yaffa anonya yesu Tatta wange anzade anonya yesu Nange nkuze nkyanonya yesu Kilabika tumuveko yesu Abana batya embuto mbu okusinga empeke Nafe tusabayo ko ku mwenge de Tugunywe tugulye ogumu tugwesige Kibwetere yayokya abantu otuka okufa hmm nze nga teyanjokya Osaba transport money nga simulina Amaja gotakoze gaba gakulumiraki he he he he he he he
Chorus:
Naye nga byoyimba obitegede oba omala gayimba Nange sibitegede mala gayimba Obitegede sibitegede mala gayimba (×2)

More by Earthquake

Related Artists