Kyaterekera omunaku, mukama tekivunda. Nze eyali tasuubira ntinno ndilutuukako olunaku nga ntudde mu kidaala. Bangi banumba, bwe nakufuna nga bagamba tosaana. Oli kafo kali akalungi kenwanira okumala obulamu bwange obwokunsi Chorus: Kyenva nkuyita na musawo, anzijanjaba omutima. Kabakole batya nze naawe, tewaliba alitwawukanya mukwano. Leka nkuteekeko nakaweta. mu maaso gabakulu ngolayira. Nti oliba wamu nange. Until the end Mazima wajja nga kirooto, mu bulamu bwange kati byafuuka byaddala. Omwana womusheshe namusisinkana ekyali ekirooto kyafuuka. Obadde wamu nange, mu ssanyu ne mubiseera ebizibu. Oli kamuli ka Rosa akasikiliza ziri enjuki okukagwako Chorus.... Silikulekawo, nebwolikaddiwa nze honey ndibaawo. Nsaba kimu guma omutima. Byenkugamba tobiwa matu. Guno omukwano tegulikoma. Njagala tulumye bali abatusooka. Oli kakooti kenyambala wamponya obulamu bwokusula ngomuyeekera Chorus...*2Kyaterekera omunaku, mukama tekivunda. Nze eyali tasuubira ntinno ndilutuukako olunaku nga ntudde mu kidaala. Bangi banumba, bwe nakufuna nga bagamba tosaana. Oli kafo kali akalungi kenwanira okumala obulamu bwange obwokunsiChorus: Kyenva nkuyita na musawo, anzijanjaba omutima.Kabakole batya nze naawe, tewaliba alitwawukanya mukwano.Leka nkuteekeko nakaweta. mu maaso gabakulu ngolayira. Nti oliba wamu nange. Until the endMazima wajja nga kirooto, mu bulamu bwange kati byafuuka byaddala. Omwana womusheshe namusisinkana ekyali ekirooto kyafuuka. Obadde wamu nange, mu ssanyu ne mubiseera ebizibu. Oli kamuli ka Rosa akasikiliza ziri enjuki okukagwakoChorus....Silikulekawo, nebwolikaddiwa nze honey ndibaawo. Nsaba kimu guma omutima. Byenkugamba tobiwa matu. Guno omukwano tegulikoma. Njagala tulumye bali abatusooka. Oli kakooti kenyambala wamponya obulamu bwokusula ngomuyeekeraChorus...*2
Don Victor
Unable to load discovery feed.