Love nkukooye eee Love nkukooye ee .... Dama.... Tegwali musango okukwagala . Okukuwa omutima maama teyantuma .. Wansuutasuta nonkakasa mutima era nongamba mission yakumpasa Laaba kyekubideko side Naye ewange kinzitoweredde nffaa ... Mpulira ntendewaridwa nze (no no ) Kirabika watikula gwe kyakoma Kati nwana namutima gunsika gundeta eyo ate gwe onyongera maziga ... Nwana namutima gunsika gundeta eyo ate gwe onyongera bulumi .... Love nkukooye ee ,laaba amaziga gontademu muntu wange Love nkunaabye eee ,n'ebirooto byenfuna nabyo era bitama Aaaaa nooo ,sikyalina suubi nti ndikuwa ekyapa odde Love nkukooye ee , abanjagala mumpemu emyaka enna. Yegwe nsibuko yamaziga gange . Singa tewajja mubulamu bwange .. Wandaga aaaa, nti nze mukazzi asingayoo Nonfeeraaaa, nti teriba alitwawukanya Nga nkuwadde budde bwange n'ebirala byenakola byesiyinza kwatula ... Nakwesiga manyi nvudde kubayaye bekibuga so obala bibyo ogende ... Nga amaziga ogasangudde kumbe munange obala kunjuza mutima .... Onfumise mukiwundu munda aaaa ....oyise newebakoma.. Egumba munda olikutudde Ompadde mutti kwentudde ... Kati nwana namutima gunsika gundeta eyo ate gwe onyongera maziga Nwana namutima gunsika gundeta eyo ate gwe onyongera bulumi Love nkukooye ee ,laaba amaziga gontademu muntu wange Love nkunaabye eee ,n'ebirooto byenfuna nabyo era bitama Aaaaa nooo ,sikyalina suubi nti ndikuwa ekyapa odde Love nkukooye ee , abanjagala mumpemu emyaka enna. Nali manyi iii, nti emitima jogera nga jogera kimu Ng'era manyi iii, nti fena bwetwagala emitima jagala kimu. Laaba amaziga gontademu muntu wange ng'ate walayira nti ebyo tolibikola Kati esuubi lyensigaza mubulamu bwange byebirooto byenfuna naye ate bitama Love nkukooye, love nkunabye Kati kamenye mitima mujje nga mwetegese...... Love nkukooye ee ,laaba amaziga gontademu muntu wange Love nkunaabye eee ,n'ebirooto byenfuna nabyo era bitama Aaaaa nooo ,sikyalina suubi nti ndikuwa ekyapa odde Love nkukooye ee , abanjagala mumpemu emyaka enna. Aaaa no! no! no!..........Love nkukooye eeeLove nkukooye ee ....Dama....Tegwali musango okukwagala .Okukuwa omutima maama teyantuma ..Wansuutasuta nonkakasa mutima era nongamba mission yakumpasaLaaba kyekubideko sideNaye ewange kinzitoweredde nffaa ...Mpulira ntendewaridwa nze (no no )Kirabika watikula gwe kyakomaKati nwana namutima gunsika gundeta eyo ate gwe onyongera maziga ...Nwana namutima gunsika gundeta eyo ate gwe onyongera bulumi ....Love nkukooye ee ,laaba amaziga gontademu muntu wangeLove nkunaabye eee ,n'ebirooto byenfuna nabyo era bitamaAaaaa nooo ,sikyalina suubi nti ndikuwa ekyapa oddeLove nkukooye ee , abanjagala mumpemu emyaka enna.Yegwe nsibuko yamaziga gange .Singa tewajja mubulamu bwange ..Wandaga aaaa, nti nze mukazzi asingayooNonfeeraaaa, nti teriba alitwawukanyaNga nkuwadde budde bwange n'ebirala byenakola byesiyinza kwatula ...Nakwesiga manyi nvudde kubayaye bekibuga so obala bibyo ogende ...Nga amaziga ogasangudde kumbe munange obala kunjuza mutima ....Onfumise mukiwundu munda aaaa ....oyise newebakoma..Egumba munda olikutuddeOmpadde mutti kwentudde ...Kati nwana namutima gunsika gundeta eyo ate gwe onyongera mazigaNwana namutima gunsika gundeta eyo ate gwe onyongera bulumiLove nkukooye ee ,laaba amaziga gontademu muntu wangeLove nkunaabye eee ,n'ebirooto byenfuna nabyo era bitamaAaaaa nooo ,sikyalina suubi nti ndikuwa ekyapa oddeLove nkukooye ee , abanjagala mumpemu emyaka enna.Nali manyi iii, nti emitima jogera nga jogera kimuNg'era manyi iii, nti fena bwetwagala emitima jagala kimu.Laaba amaziga gontademu muntu wange ng'ate walayira nti ebyo tolibikolaKati esuubi lyensigaza mubulamu bwange byebirooto byenfuna naye ate bitamaLove nkukooye, love nkunabyeKati kamenye mitima mujje nga mwetegese......Love nkukooye ee ,laaba amaziga gontademu muntu wangeLove nkunaabye eee ,n'ebirooto byenfuna nabyo era bitamaAaaaa nooo ,sikyalina suubi nti ndikuwa ekyapa oddeLove nkukooye ee , abanjagala mumpemu emyaka enna.Aaaa no! no! no!..........
Damalie Dama
Unable to load discovery feed.