Lyrics
Nze natera okutambuza ebigere Nkutukeko nfuwe n'omulere kuba Kati nfuse namuwere Omutima gwo gukuba kerere gubera gumbuza naze gwaki gwolumya , Nze njagala kulaba mwagalwa , Nsibye bw'omu gwolaba nze njagala kulaba mwagalwa. Aliwa leero omugalanda waffe aliwa leero mmmmm Aliwa leero omugalanda waffe aliwa leero Eno kerere yomutima gwange, enfukidde ensonga munyumba . kerere y'omutima, gubera gumbuza aliludawa omwana . Eno kerere y'omutima gwange enfukidde ensonga mu nyumba Kerere y'omutima gubera gumbuza aliludawa omwana Wafuka Askari wobulamu wamanyiza love byompembejja binzita. Ebyokunywa tebinkolera yegwe akimala ate andetera amanyi tetuzanya kantuntunuuuu , Nkweka nkukwekule mukwano sagala kufirwa Ndabula abakwegomba, abakwetega bakwenenye bakwesonyiwe kuba oli wange ... Aliwa leero omugalanda waffe aliwa leero? mmmmm Aliwa leero omugalanda waffe aliwa leero? Eno kerere yomutima gwange enfukidde ensonga munyumba kerere y'omutima gubera gumbuza aliludawa omwana Eno kerere y'omutima gwange, enfukidde ensonga mu nyumba. kerere y'omutima, gubera gumbuza aliludawa omwana Nkusaba bwoba oli eyo tulowozengako oyanguwe okudda mulilwana ayomba nnyo ...... mbu kerere emususeko .....ate nange nenkaaabaaa nguminkiriza naye bwenkumisinga bintabukako nkusaba ojje ondabeko nange nkuwe omukwano gwenterekedde emyaka jesikulabye nyabula . Aliwa leero omugalanda waffe aliwa leero? mmmmm Aliwa leero omugalanda waffe aliwa leero? Eno kerere y'omutima gwange enfukidde ensonga munyumba (kerere y'omutima...) kerere y'omutima gubera gumbuza aliludawa omwana (Omwana aliwa...?) Eno kerere y'omutima gwange, enfukidde ensonga mu nyumba.( kerere y'omutima) kerere y'omutima, gubera gumbuza aliludawa omwana (Omwana aliwa ....?)
Nze natera okutambuza ebigere Nkutukeko nfuwe n'omulere kuba Kati nfuse namuwere Omutima gwo gukuba kerere gubera gumbuza naze gwaki gwolumya , Nze njagala kulaba mwagalwa , Nsibye bw'omu gwolaba nze njagala kulaba mwagalwa.
Aliwa leero omugalanda waffe aliwa leero mmmmm Aliwa leero omugalanda waffe aliwa leero
Eno kerere yomutima gwange, enfukidde ensonga munyumba . kerere y'omutima, gubera gumbuza aliludawa omwana . Eno kerere y'omutima gwange enfukidde ensonga mu nyumba Kerere y'omutima gubera gumbuza aliludawa omwana
Wafuka Askari wobulamu wamanyiza love byompembejja binzita. Ebyokunywa tebinkolera yegwe akimala ate andetera amanyi tetuzanya kantuntunuuuu , Nkweka nkukwekule mukwano sagala kufirwa Ndabula abakwegomba, abakwetega bakwenenye bakwesonyiwe kuba oli wange ...
Aliwa leero omugalanda waffe aliwa leero? mmmmm Aliwa leero omugalanda waffe aliwa leero?
Eno kerere yomutima gwange enfukidde ensonga munyumba kerere y'omutima gubera gumbuza aliludawa omwana Eno kerere y'omutima gwange, enfukidde ensonga mu nyumba. kerere y'omutima, gubera gumbuza aliludawa omwana
Nkusaba bwoba oli eyo tulowozengako oyanguwe okudda mulilwana ayomba nnyo ...... mbu kerere emususeko .....ate nange nenkaaabaaa nguminkiriza naye bwenkumisinga bintabukako nkusaba ojje ondabeko nange nkuwe omukwano gwenterekedde emyaka jesikulabye nyabula .
Aliwa leero omugalanda waffe aliwa leero? mmmmm Aliwa leero omugalanda waffe aliwa leero?
Eno kerere y'omutima gwange enfukidde ensonga munyumba (kerere y'omutima...) kerere y'omutima gubera gumbuza aliludawa omwana (Omwana aliwa...?) Eno kerere y'omutima gwange, enfukidde ensonga mu nyumba.( kerere y'omutima) kerere y'omutima, gubera gumbuza aliludawa omwana (Omwana aliwa ....?)