Nkwagala Nnyo

Nkwagala Nnyo

-0:00
Download

Lyrics

Eeeeeeh nn...Nevy Beats Amazima gali nti nze honey nkwagala Amazima gali nti nze honey nkumatira Amazima gali nti nze honey nfiirawo Amazima gali nti w'otali ssibeerawo... Kati nno olwaleero n'olwenkya njagala mbe naawe Kati nno nebwemba ntambudde nze ntambule naawe Nkwagala nnyoo kuba oli kumutima gwange Nange nkwagala nnyoo kubanga ggwe wange Nkwagala nnyoo kuba oli kumutima gwange Nange nkwagala nnyoo kubanga ggwe wange Mubyomukwano tetulyekyawa Nze naawe okweyagala eno ye ssawa Ssirikugattika nnyabo ekyo ndayira Buli wenzira nga nkusabira Ndi muyiziwo nsaanidde okuyiga Oli ddigobe osaanidde okubegwa Kululwo nze ngenda ffuuka mbega Ndi mulokole ssirikunywesa nzoga Nkwagala nnyoo kuba oli kumutima gwange Nange nkwagala nnyoo kubanga ggwe wange Nkwagala nnyoo kuba oli kumutima gwange Nange nkwagala nnyoo kubanga ggwe wange Kati nno Njagala onfuule mukyala nkuzaalire abaana Emirembe gyange gyonna ndigifuna ndi naawe Kati nno olwaleero n'olwenkya njagala mbe naawe Kati nno nebwemba ntambudde nze ntambule naawe Ssirikugattika nnyabo ekyo ndayira Buli lwennaafukamira nga nkusabira Nkwagala nnyoo kuba oli kumutima gwange Nange nkwagala nnyoo kubanga ggwe wange Nkwagala nnyoo kuba oli kumutima gwange Nange nkwagala nnyoo kubanga ggwe wange Kati nno olwaleero n'olwenkya njagala mbe naawe Kati nno nebwemba ntambudde nze ntambule naawe Kati nno olwaleero n'olwenkya njagala mbe naawe Kati nno nebwemba ntambudde nze ntambule naawe
Eeeeeeh nn...Nevy Beats
Amazima gali nti nze honey nkwagala
Amazima gali nti nze honey nkumatira
Amazima gali nti nze honey nfiirawo
Amazima gali nti w'otali ssibeerawo...
Kati nno olwaleero n'olwenkya njagala mbe naawe
Kati nno nebwemba ntambudde nze ntambule naawe
Nkwagala nnyoo kuba oli kumutima gwange
Nange nkwagala nnyoo kubanga ggwe wange
Nkwagala nnyoo kuba oli kumutima gwange
Nange nkwagala nnyoo kubanga ggwe wange
Mubyomukwano tetulyekyawa
Nze naawe okweyagala eno ye ssawa
Ssirikugattika nnyabo ekyo ndayira
Buli wenzira nga nkusabira
Ndi muyiziwo nsaanidde okuyiga
Oli ddigobe osaanidde okubegwa
Kululwo nze ngenda ffuuka mbega
Ndi mulokole ssirikunywesa nzoga
Nkwagala nnyoo kuba oli kumutima gwange
Nange nkwagala nnyoo kubanga ggwe wange
Nkwagala nnyoo kuba oli kumutima gwange
Nange nkwagala nnyoo kubanga ggwe wange
Kati nno Njagala onfuule mukyala nkuzaalire abaana Emirembe gyange gyonna ndigifuna ndi naawe Kati nno olwaleero n'olwenkya njagala mbe naawe Kati nno nebwemba ntambudde nze ntambule naawe
Ssirikugattika nnyabo ekyo ndayira
Buli lwennaafukamira nga nkusabira
Nkwagala nnyoo kuba oli kumutima gwange
Nange nkwagala nnyoo kubanga ggwe wange
Nkwagala nnyoo kuba oli kumutima gwange
Nange nkwagala nnyoo kubanga ggwe wange
Kati nno olwaleero n'olwenkya njagala mbe naawe
Kati nno nebwemba ntambudde nze ntambule naawe
Kati nno olwaleero n'olwenkya njagala mbe naawe
Kati nno nebwemba ntambudde nze ntambule naawe

More by Blessed Hudk

Related Artists