Lyrics
Elinyalyo ssebo rigulumizibwe Obwakabakabwo buwambatire ensi Mpone okuyitibwa embombonze Ompambatireko mubibatu byemikononjo Yesu lunda lwange lwakono Olwadyo kumanya nti yemulokozi Era ayoya okuva mubusibe Okulembezanga linyalye awo kiba kaleko Obulamu abukuwande Kaseera kekano musembenze Yatuula erinyalye leero Liteeke mubuli kigambokyo Kikulu kinenenyo Wewegayalira musagogwo Nze taata tondeka nzijayo eyo Nkwegayirira Chorus Mukitabo kyo bwakabakabwo Njagala mbe kulunyiriri okuliba abasoka Omukisa bwegutukirako Mukitabo kyo bwakabakabwo Njagala mbe kumpi wokwatirako ekumi abasoka Wogololanga omukonogwo Dala kirungiki yesu wange kyewanda bamu nze nga bendi Okwerekereza omusayigwo negukulukuta kwekumalawo ebibi byange Ddala mukwanoki naye mazima Okwagala okukwo nga kungi okwerekereza omubirigwo nebakuyunza Mbukwekumalawo ebibi byange Ye nkolentya okukwebanza Nkulage ntya obumaririvu Emitego jasitani minji naye Okuwagula omulabe tewabakuwanika Kitange sija kukuswanza Gwe natakwagala omwetanga Ekisa kyolina kisukulumye Ekisa kyolina kinji muli olaba wasonyiwa neyunda eyakuwaayo Mubalabebo nkwewunya Chorus Mukitabo kyo bwakababakabwo njagala mbe kulunyiriri okuliba abasoka omukisa bwegutukirako Mukitabo kyo bwakabakabwo njagala mbe kumpi wokwatirako ekumi abasoka wogololanga omukonogwo Mukama nsabye nsabye osasiire Manyi nti buba butamanya bwesombya Oteke wakati wali mubaliba Eli mubwakabakabwo obwomugulu Nyanukula esaala zange zekuwereza zonna Ensi ebuza webulanga tondekereranyamba Ensi ebuza webulanga tondekerera ntasa kitange taata Chorus
Elinyalyo ssebo rigulumizibwe
Obwakabakabwo buwambatire ensi
Mpone okuyitibwa embombonze
Ompambatireko mubibatu byemikononjo
Yesu lunda lwange lwakono
Olwadyo kumanya nti yemulokozi
Era ayoya okuva mubusibe
Okulembezanga linyalye awo kiba kaleko
Obulamu abukuwande
Kaseera kekano musembenze
Yatuula erinyalye leero
Liteeke mubuli kigambokyo
Kikulu kinenenyo
Wewegayalira musagogwo
Nze taata tondeka nzijayo eyo
Nkwegayirira
Chorus
Mukitabo kyo bwakabakabwo
Njagala mbe kulunyiriri okuliba abasoka
Omukisa bwegutukirako
Mukitabo kyo bwakabakabwo
Njagala mbe kumpi wokwatirako ekumi abasoka
Wogololanga omukonogwo
Dala kirungiki yesu wange
kyewanda bamu nze nga bendi
Okwerekereza omusayigwo negukulukuta kwekumalawo ebibi byange
Ddala mukwanoki naye mazima
Okwagala okukwo nga kungi
okwerekereza omubirigwo nebakuyunza
Mbukwekumalawo ebibi byange
Ye nkolentya okukwebanza
Nkulage ntya obumaririvu
Emitego jasitani minji naye
Okuwagula omulabe tewabakuwanika
Kitange sija kukuswanza
Gwe natakwagala omwetanga
Ekisa kyolina kisukulumye
Ekisa kyolina kinji muli
olaba wasonyiwa neyunda eyakuwaayo
Mubalabebo nkwewunya
Chorus
Mukitabo kyo bwakababakabwo
njagala mbe kulunyiriri okuliba abasoka
omukisa bwegutukirako
Mukitabo kyo bwakabakabwo
njagala mbe kumpi wokwatirako ekumi abasoka
wogololanga omukonogwo
Mukama nsabye nsabye osasiire
Manyi nti buba butamanya bwesombya
Oteke wakati wali mubaliba
Eli mubwakabakabwo obwomugulu
Nyanukula esaala zange zekuwereza zonna
Ensi ebuza webulanga tondekereranyamba
Ensi ebuza webulanga tondekerera ntasa kitange taata
Chorus