Obulungi Bunuma

Obulungi Bunuma

B2C Ent 2022
-0:00
Download

Lyrics

Nzigwawo lwa buwoomi Hmmm, hmmm Nessim Pan Production Julio Eka we nakulira tewaali basezi Twazannyanga kakebe nalya ku binazi Obukwansokwanso, mpafu, namungodi Kyova olaba nasoboka nakula bunoni Oluggya lwali lugazi nga twayasa ennazi Twapimanga ne dduulu twali bapimi Nga taata musiibi ate maama musabi Ffe b’olaba Katonda yatukuuma bugubi Eka twali balunzi ate twali balimi Nga tusiiba ku mata tusula ku magi, yeah eh Lee & Julio Mundaba kunyirira naye nzigwawo lwa bulungi Obulungi bunnuma Mbuwulira ku nkoona, mu matu mbuwulira ne ku ttama Obulungi bunnuma Mundaba kunyirira naye nzigwawo lwa bulungi Obulungi bunnuma Mbuwulira ku nkoona, mu matu mbuwulira ne ku ttama Obulungi bunnuma Bobby Eh, baatupimisa ruler nga batutonda Twakulira ku mupeera na butunda Chai wa kisubi anoze akajaaja Nga ssenga mutunzi y’atukuba ekikumba Nze gw’olaba mu budde bw’ekiro nga nnaaba gookya Nga twota ku muliro tuyanika ebikunta Twakulira wagimu ffe twabala Twalimanga n’emmwanyi zi nakabala Ebinyeebwa twabyanika nga tubisekula Twakulira ku muwogo z’ensusu ze twakola Lee & Julio Mundaba kunyirira naye nzigwawo lwa bulungi Obulungi bunnuma Mbuwulira ku nkoona, mu matu mbuwulira ne ku ttama Obulungi bunnuma Mundaba kunyirira naye nzigwawo lwa bulungi Obulungi bunnuma Mbuwulira ku nkoona, mu matu mbuwulira ne ku ttama Obulungi bunnuma Lee Kirinnuma okukootakoota buno obulungi bwendiko Bwonna bukaddiwe Kirinnuma omukwano gwe nina omukwafu okukaddiwa Gwonna guyiike Baatuzaala ku Sunday lwali lweggulo Ng’ensi nzikakkamu nga balya kyeggulo Daddy fees yasasulanga mwaka Homework twakolanga lweggulo na maama Akazungu twasoma ke kano ke tufuuwa Zungu zungu like Sematimba Lee & Julio Mundaba kunyirira naye nzigwawo lwa bulungi Obulungi bunnuma Mbuwulira ku nkoona, mu matu mbuwulira ne ku ttama Obulungi bunnuma Mundaba kunyirira naye nzigwawo lwa bulungi Obulungi bunnuma Mbuwulira ku nkoona, mu matu mbuwulira ne ku ttama Obulungi bunnuma Lee & Julio Mundaba kunyirira naye nzigwawo lwa bulungi Obulungi bunnuma Mbuwulira ku nkoona, mu matu mbuwulira ne ku ttama Obulungi bunnuma Mundaba kunyirira naye nzigwawo lwa bulungi Obulungi bunnuma Mbuwulira ku nkoona, mu matu mbuwulira ne ku ttama Obulungi bunnuma
Nzigwawo lwa buwoomi Hmmm, hmmm Nessim Pan Production
Julio Eka we nakulira tewaali basezi Twazannyanga kakebe nalya ku binazi Obukwansokwanso, mpafu, namungodi Kyova olaba nasoboka nakula bunoni Oluggya lwali lugazi nga twayasa ennazi Twapimanga ne dduulu twali bapimi Nga taata musiibi ate maama musabi Ffe b’olaba Katonda yatukuuma bugubi Eka twali balunzi ate twali balimi Nga tusiiba ku mata tusula ku magi, yeah eh
Lee & Julio Mundaba kunyirira naye nzigwawo lwa bulungi Obulungi bunnuma Mbuwulira ku nkoona, mu matu mbuwulira ne ku ttama Obulungi bunnuma Mundaba kunyirira naye nzigwawo lwa bulungi Obulungi bunnuma Mbuwulira ku nkoona, mu matu mbuwulira ne ku ttama Obulungi bunnuma
Bobby Eh, baatupimisa ruler nga batutonda Twakulira ku mupeera na butunda Chai wa kisubi anoze akajaaja Nga ssenga mutunzi y’atukuba ekikumba Nze gw’olaba mu budde bw’ekiro nga nnaaba gookya Nga twota ku muliro tuyanika ebikunta Twakulira wagimu ffe twabala Twalimanga n’emmwanyi zi nakabala Ebinyeebwa twabyanika nga tubisekula Twakulira ku muwogo z’ensusu ze twakola
Lee & Julio Mundaba kunyirira naye nzigwawo lwa bulungi Obulungi bunnuma Mbuwulira ku nkoona, mu matu mbuwulira ne ku ttama Obulungi bunnuma Mundaba kunyirira naye nzigwawo lwa bulungi Obulungi bunnuma Mbuwulira ku nkoona, mu matu mbuwulira ne ku ttama Obulungi bunnuma
Lee Kirinnuma okukootakoota buno obulungi bwendiko Bwonna bukaddiwe Kirinnuma omukwano gwe nina omukwafu okukaddiwa Gwonna guyiike Baatuzaala ku Sunday lwali lweggulo Ng’ensi nzikakkamu nga balya kyeggulo Daddy fees yasasulanga mwaka Homework twakolanga lweggulo na maama Akazungu twasoma ke kano ke tufuuwa Zungu zungu like Sematimba
Lee & Julio Mundaba kunyirira naye nzigwawo lwa bulungi Obulungi bunnuma Mbuwulira ku nkoona, mu matu mbuwulira ne ku ttama Obulungi bunnuma Mundaba kunyirira naye nzigwawo lwa bulungi Obulungi bunnuma Mbuwulira ku nkoona, mu matu mbuwulira ne ku ttama Obulungi bunnuma
Lee & Julio Mundaba kunyirira naye nzigwawo lwa bulungi Obulungi bunnuma Mbuwulira ku nkoona, mu matu mbuwulira ne ku ttama Obulungi bunnuma Mundaba kunyirira naye nzigwawo lwa bulungi Obulungi bunnuma Mbuwulira ku nkoona, mu matu mbuwulira ne ku ttama Obulungi bunnuma

More by B2C Ent

View All Songs by B2C Ent

Related Artists