Aroma... crouch Love yemeze obubakobako Enkutte n'embugubugu enjaze ku lujjo Enkutte butaaba nga padlock endiko enkulukuta nga mazzi ku ko Ondi ku lusebenju lw'enkoona Onkutte mu kawompo mu nsonda Ku mutima onkalambala ssanja Nga azaala luberye onjoyesa ga byenda Nze gira omale ekiwejowejo kuba obusana ffe eno bwa kekwa Obuyuba kendo! Nobudde buntamye Oliwa! Omugogofu Ndibasa oliwa? Ekilove tekiyiika mu ttaka kuba kiboobeze nkifumbye mu nsaka, Oliwa? Wanduka kalannami wansona njulu Oli mazzi ga nsuwa nga akaloosa kagawomya Onjoyesa oluwombo lw'empafu Era love bweeba manda ndera nneme osiriila Wamera mera bukookowe Ontudde ku juba ombwatula nga enje Mu mutima wakukula nyenje Oli muli musaayi gwange mwewakajala ompaga, N'obudde buntamye oliwa!? This is reality Mpuliramu insanity Tonzija mu target Ah wah me say Ombalireko mu wallet Tonzija mu budget Ndi kya bugagga asset Me ah say Love yemeze obubakobako Enkutte n'embugubugu enjaze ku lujjo Nze gira omale ekiwejowejo kuba obusana ffe eno bwa kekwa obuyuba kendo, nze n'ebirooto bintamye Oliwa? Aroma... crouch Love yemeze obubakobako Enkutte n'embugubugu enjaze ku lujjo Enkutte butaaba nga padlock endiko enkulukuta nga mazzi ku ko Ondi ku lusebenju lw'enkoona Onkutte mu kawompo mu nsonda Ku mutima onkalambala ssanja Nga azaala luberye onjoyesa ga byenda Nze gira omale ekiwejowejo kuba obusana ffe eno bwa kekwa Obuyuba kendo! Nobudde buntamye Oliwa! Omugogofu Ndibasa oliwa? Ekilove tekiyiika mu ttaka kuba kiboobeze nkifumbye mu nsaka, Oliwa? Wanduka kalannami wansona njulu Oli mazzi ga nsuwa nga akaloosa kagawomya Onjoyesa oluwombo lw'empafu Era love bweeba manda ndera nneme osiriila Wamera mera bukookowe Ontudde ku juba ombwatula nga enje Mu mutima wakukula nyenje Oli muli musaayi gwange mwewakajala ompaga, N'obudde buntamye oliwa!? This is reality Mpuliramu insanity Tonzija mu target Ah wah me say Ombalireko mu wallet Tonzija mu budget Ndi kya bugagga asset Me ah say Love yemeze obubakobako Enkutte n'embugubugu enjaze ku lujjo Nze gira omale ekiwejowejo kuba obusana ffe eno bwa kekwa obuyuba kendo, nze n'ebirooto bintamye Oliwa?