Lyrics
Jacob Beats Oh ooh Eh yeah Mpitibwa kasajja lwazi naye bw’ojja ŋŋonda Nze ŋŋonderera ng’eryenvu Alikunkyaya gundi aliba wa ttima Era sirimusonyiwa oyo Okuva lwe walungiwa otyo ensi yange ndala Gwe wagikwakkulako oluuyi Nze ndi muntu wa mirembe nnyo naye ekisajjula embeera kwekukubulwa nti, eh Nakuggyirako akakoofiira ah Bwe nkulowooza ogamba siikeese eh! Nkusaba ojjukirenga nnyo luli olunaku lwaffe lwe twasisinkana Gwe nakuggyirako eno seppeewo ooh Bwe nkulowooza ogamba siikeese eh! Nkusaba ojjukirenga nnyo luli olunaku lwaffe lwe twasisinkana, yeah Yeah eeh, eeeh... Bw’ovaawo njalwala Yeah eeh, eeeh… Bw’ovaawo njalwala Bw’ovaawo njalwala Olinkyawako bbuba Kuba buli w’onaalaga nina okulondoola Olinvuma butakkuta Kuba ku bulungi bwo baby nina okuwuukuuka Ndikwagala buteddiza Tubeerezeemu ppaka embugubugu okugwa I wanna tell you how I feel inside But I feel what I feel is not enough I wanna give you the entire world But I know, the world is never mine Ooooooh Eeeeeeh Nakuggyirako akakoofiira ah Bwe nkulowooza ogamba siikeese eh! Nkusaba ojjukirenga nnyo luli olunaku lwaffe lwe twasisinkana Gwe nakuggyirako eno seppeewo oh Bwe nkulowooza ogamba siikeese eh! Nkusaba ojjukirenga nnyo luli olunaku lwaffe lwe twasisinkana, yeah Kale nno bwotyo nze onjogeza ennimi Simanyi lw’olindeka oti nze ndyebikka ndigi Ekyo kiriba kirwadde kirindeka ku ndiri Nkuwema butungo mwanattu bw’oleka Ssi ku buwoomi bw’omukwano obwo Era alikweŋŋanga alimanya oluba Kw’olwo alimanya akanfaamu eeh Yeah eeh, eeeh Bw’ovaawo njalwala Yeah eeh, eeeh Bw’ovaawo njalwala Bw’ovaawo njalwala
Jacob Beats
Oh ooh Eh yeah
Mpitibwa kasajja lwazi naye bw’ojja ŋŋonda Nze ŋŋonderera ng’eryenvu Alikunkyaya gundi aliba wa ttima Era sirimusonyiwa oyo Okuva lwe walungiwa otyo ensi yange ndala Gwe wagikwakkulako oluuyi Nze ndi muntu wa mirembe nnyo naye ekisajjula embeera kwekukubulwa nti, eh Nakuggyirako akakoofiira ah Bwe nkulowooza ogamba siikeese eh! Nkusaba ojjukirenga nnyo luli olunaku lwaffe lwe twasisinkana Gwe nakuggyirako eno seppeewo ooh Bwe nkulowooza ogamba siikeese eh! Nkusaba ojjukirenga nnyo luli olunaku lwaffe lwe twasisinkana, yeah
Yeah eeh, eeeh... Bw’ovaawo njalwala Yeah eeh, eeeh… Bw’ovaawo njalwala Bw’ovaawo njalwala
Olinkyawako bbuba Kuba buli w’onaalaga nina okulondoola Olinvuma butakkuta Kuba ku bulungi bwo baby nina okuwuukuuka Ndikwagala buteddiza Tubeerezeemu ppaka embugubugu okugwa I wanna tell you how I feel inside But I feel what I feel is not enough I wanna give you the entire world But I know, the world is never mine Ooooooh Eeeeeeh
Nakuggyirako akakoofiira ah Bwe nkulowooza ogamba siikeese eh! Nkusaba ojjukirenga nnyo luli olunaku lwaffe lwe twasisinkana Gwe nakuggyirako eno seppeewo oh Bwe nkulowooza ogamba siikeese eh! Nkusaba ojjukirenga nnyo luli olunaku lwaffe lwe twasisinkana, yeah
Kale nno bwotyo nze onjogeza ennimi Simanyi lw’olindeka oti nze ndyebikka ndigi Ekyo kiriba kirwadde kirindeka ku ndiri Nkuwema butungo mwanattu bw’oleka Ssi ku buwoomi bw’omukwano obwo Era alikweŋŋanga alimanya oluba Kw’olwo alimanya akanfaamu eeh
Yeah eeh, eeeh Bw’ovaawo njalwala Yeah eeh, eeeh Bw’ovaawo njalwala Bw’ovaawo njalwala